Lewati ke konten utama
Lirik lagu

Permission

Aaronx

Nze Nkugamba Twegweko Ku Sunday
Oba Twegweko Ku Tuesday
Tugende Babe Tugende

Ove Wamwe Tolina Gwogambye
Nga Ne Waffe Sirina Gwenjambye
Tuduke Tugende Babe Tugende

Manyi Abayaye Bakutomera Naye Ate Sikiwa Nti Bakusobola Baleke Tugende Babuwe
Give Me Permission With No Conditions
Bangi Abanimba Tebampa Na Program

Bangi Abanimba Tebampa Na Program
Kati Tukuze Tetukyatya Migo Gira Tuvewano Tunapangireyo Baby Oleee Oleeeeo
Tugende Mu Ghana Or May Be Bostwana Babe Oleeee Oleee

Till Eternity Obeere Mumpya Zange
Gangu Tugende Babe Tugende
Manyi Abayaye Bakutomera Naye Ate Sikiwa Nti Bakusobola Baleke Tugende Babuwe

Give Me Permission With No Conditions
Bangi Abanimba Tebampa Na Program
Bangi Abanimba Tebampa Na Program

Giragiragira Telogye Giragiragira Tugende
Giragiragira Tubuke Giragiragira Telogye
Giragiragira Tulumbe Giragiragira Tubuke Tulumbe